Online Bible

- Advertisements -




Abalam 12:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Bwe nalaba nga temuzze kutubeera, ne nteeka obulamu bwange mu ngalo zange, ne nsomoka okulwana n’abaana ba Amoni, era Mukama Katonda n’abagabula mu mukono gwange. Kaakano kiki ekibaleeta gye ndi okulwana nange leero?”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 Awo bwe nnalaba nga temunnyambye, obulamu bwange ne mbuwaayo ne nsomoka ne ŋŋenda okulwana n'abaana ba Amoni. Mukama n'abagabula mu mukono gwange, kale kiki ekibaleese leero okulwana nange?”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 Awo bwe nnalaba nga temundokodde, obulamu bwange ne mbuteeka mu ngalo zange, ne nsomoka okulwana n'abaana ba Amoni, Mukama n'abagabula mu mukono gwange: kale kiki ekibalinnyisa leero gye ndi okulwana nange?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

3 Nalaba temunnyamba, ne ntunda omwoyo, ne nsomoka okulumba Abammoni; ekirungi Omukama n'annyamba ne mbawangula. Kati lwaki muzze okunnwanyisa?”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

3 Bwe nalaba nga temunziruukiridde, ne mpaayo obulamu bwange, ne nsala ensalo okulwanyisa Abammoni, Mukama n'ampa okubawangula. Kale lwaki mujja gye ndi okunnwanyisa?”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

3 Bwe nalaba nga temunziruukiridde, ne mpaayo obulamu bwange, ne nsala ensalo okulwanyisa Abammoni, Mukama n'ampa okubawangula. Kale lwaki mujja gye ndi okunnwanyisa?”

See the chapter Copy




Abalam 12:3

Follow us:

Advertisements


Advertisements