Abalam 12:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Yefusa n’abaddamu nti, “Nze n’abantu bange twatawaana nnyo okulwanyisa abaana ba Amoni, era nabakoowoola mujje mutubeere, naye temwajja kutubeera kuva mu mukono gwabwe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Yefusa n'abagamba nti, “Nze n'abantu bange twalina enkayana ey'amaanyi ennyo n'abaana ba Amoni netubayita mmwe naye ne mutajja kutuyamba. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Yefusa n'abagamba nti Nze n'abantu bange twali tulwana nnyo n'abaana ba Amoni; awo bwe nnabayita ne mutandokola mu mukono gwabwe. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 Yefuta n'abagamba nti: “Nze n'abantu bange tubadde ku mbiranye nnyo n'Abammoni; nabalaajanira, naye temwajja kumponya mu mikono gyabwe. See the chapterLuganda DC Bible 20032 Yefuta n'abagamba nti: “Nze n'abantu bange twalina enkaayana ey'amaanyi n'Abammoni. Nabayita mmwe, naye ne mutajja kubamponya. See the chapterLuganda Bible 20032 Yefuta n'abagamba nti: “Nze n'abantu bange twalina enkaayana ey'amaanyi n'Abammoni. Nabayita mmwe, naye ne mutajja kubamponya. See the chapter |