Online Bible

- Advertisements -




Abalam 11:9 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Yefusa n’abaddamu nti, “Singa munzizaayo ne nnwana n’abaana ba Amoni, Mukama n’abampangusiza, n’abeera omukulembeze wammwe?”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 Yefusa n'agamba abakadde ab'e Gireyaadi nti, “Bwe munanzizaayo ewaffe okulwanyisa abaana ba Amoni, Mukama n'abagabula mu mukono gwange ne mbawangula; ndiba mufuzi wammwe.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Yefusa n'agamba abakadde ab'e Gireyaadi nti Bwe mulinkomyawo ewaffe okulwana n'abaana ba Amoni Mukama n'abagabula mu maaso gange, ndiba mukulu wammwe?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 Ne Yefuta n'agamba abakadde b'omu Gileyaadi nti: “Oba mumpita mbalwanirire mu lutalo n'Abammoni, Omukama amala abampa mu mikono gyange, ndibafuga?”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 Yefuta n'abagamba nti: “Bwe munanzizaayo ewaffe okulwanyisa Abammoni, Mukama n'ampa obuwanguzi, ndiba mufuzi wammwe.”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

9 Yefuta n'abagamba nti: “Bwe munanzizaayo ewaffe okulwanyisa Abammoni, Mukama n'ampa obuwanguzi, ndiba mufuzi wammwe.”

See the chapter Copy




Abalam 11:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements