Online Bible

- Advertisements -




Abalam 11:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Awo Yefusa n’adduka baganda be, n’agenda n’abeera mu nsi ye Tobu. Abasajja abataaliko kigendererwa ne bakuŋŋaana gy’ali ne bamugoberera.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 Awo Yefusa n'alyoka adduka baganda be, n'abeera mu nsi ye Tobu, abasajja abalalulalu ne begatta ne Yefusa ne batabaalanga naye.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 Awo Yefusa n'alyoka adduka baganda be, n'abeera mu nsi ye Tobu: abasajja abataliiko kye bagasa ne bakuŋŋaana eri Yefusa, ne batabaalanga naye.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

3 Yafuta n'adduka baganda be, n'agenda abeera mu nsi y'e Tovu. Abasajja endalagge ne bamukuŋŋaanirako, ne bagendanga naye okwaya.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

3 Awo Yefuta n'adduka baganda be, n'abeera mu nsi y'e Tobu. Abasajja abataliiko kye bagasa ne bamukuŋŋaanirako, ne batabaalanga wamu naye.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

3 Awo Yefuta n'adduka baganda be, n'abeera mu nsi y'e Tobu. Abasajja abataliiko kye bagasa ne bamukuŋŋaanirako, ne batabaalanga wamu naye.

See the chapter Copy




Abalam 11:3

Follow us:

Advertisements


Advertisements