Abalam 10:9 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 Abaana ba Amoni nabo ne basomoka Yoludaani okulwanyisa Yuda ne Benyamini, n’ennyumba ya Efulayimu. Isirayiri ne yeeraliikirira nnyo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 Abaana ba Amoni ne basomoka Yoludaani okulwanyisa Yuda, Benyamini n'ekika kya Efulayimu; abaana ba Isiraeri ne beeraliikirira nnyo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 Abaana ba Amoni ne basomoka Yoludaani okulwanyisa ne Yuda ne Benyamini n'ennyumba ya Efulayimu; n'okweraliikirira Isiraeri ne yeeraliikirira nnyo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU9 N'Abammoni ne basomoka Yorudani balwanyise Yuda ne Benyamiini n'ennyumba ya Efurayimu. Yisirayeli n'alaba nnyo ennaku. See the chapterLuganda DC Bible 20039 Abammoni ne basomoka Omugga Yorudaani nabo okulwanyisa ekika kya Yuda n'ekya Benyamiini, n'ekya Efurayimu. Yisirayeli ne yeeraliikirira nnyo. See the chapterLuganda Bible 20039 Abammoni ne basomoka Omugga Yorudaani nabo okulwanyisa ekika kya Yuda n'ekya Benyamiini, n'ekya Efurayimu. Yisirayeli ne yeeraliikirira nnyo. See the chapter |