Abalam 10:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 abaanyigiriza abaana ba Isirayiri, era ne babajooga okumala emyaka kkumi na munaana. Baanyigiriza abaana ba Isirayiri bonna abaali emitala wa Yoludaani ku luuyi olw’ebuvanjuba mu nsi y’Abamoli eri mu Gireyaadi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Omwaka ogwo ne banyigiriza era ne bajooga abaana ba Isiraeri, ne baajoogera abaana ba Isiraeri emyaka kkumi na munaana (18), bonna abaali emitala wa Yoludaani mu nsi y'Abamoli eri mu Gireyaadi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Ne beeraliikiriza ne bajooga abaana ba Isiraeri omwaka ogwo: (baajoogera) emyaka kkumi na munaana abaana ba Isiraeri bonna abaali emitala wa Yoludaani mu nsi y'Abamoli eri mu Gireyaadi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 abaababetenta ne babamerengula omwaka ogwo. Ate ne banyigiriza Abayisirayeli abaali emitala wa Yorudani mu nsi y'Abaamori mu Gileyaadi okumala emyaka kkumi na munaana. See the chapterLuganda DC Bible 20038 Okumala emyaka kkumi na munaana, ne banyigiriza era ne bayigganya Abayisirayeli bonna abaali emitala w'omugga Yorudaani, mu nsi y'Abaamori, eri mu Gileyaadi. See the chapterLuganda Bible 20038 Okumala emyaka kkumi na munaana, ne banyigiriza era ne bayigganya Abayisirayeli bonna abaali emitala w'omugga Yorudaani, mu nsi y'Abaamori, eri mu Gileyaadi. See the chapter |