Online Bible

- Advertisements -




Abalam 10:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 Yalina abaana aboobulenzi amakumi asatu abeebagalanga endogoyi amakumi asatu, era baafuganga ebibuga amakumi asatu, mu nsi ya Gireyaadi ebiyitibwa Kavosu Yayiri n’okutuusa leero.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 Era yalina batabani be asatu (30), abeebagalanga abaana b'endogoyi asatu (30), nabo baalina ebibuga asatu (30), bye bayita Kavosuyayiri okutuusa leero, ebiri mu nsi ya Gireyaadi.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 Era yalina batabani be asatu, abeebagalanga abaana b'endogoyi asatu, nabo baalina ebibuga asatu, bye bayita Kavosuyayiri okutuusa leero, ebiri mu nsi ya Gireyaadi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

4 Yalina batabani be makumi asatu abeebagalanga endogoyi amakumi asatu. Baalina ebibuga amakumi asatu mu Gileyaadi, n'okutuusa ku lunaku lwa leero ebiyitibwa Kavvoti-Yayiri.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

4 Yalina batabani be amakumi asatu, abeebagalanga endogoyi amakumi asatu. Baalina ebibuga amakumi asatu, mu nsi ya Gileyaadi, ebikyayitibwa Ebyalo bya Yayiri.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

4 Yalina batabani be amakumi asatu, abeebagalanga endogoyi amakumi asatu. Baalina ebibuga amakumi asatu, mu nsi ya Gileyaadi, ebikyayitibwa Ebyalo bya Yayiri.

See the chapter Copy




Abalam 10:4

Follow us:

Advertisements


Advertisements