Abaefeso 6:9 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 Era nammwe bakama b’abaddu, muyisenga bulungi abaddu bammwe nga temubatiisatiisa, nga mumanyi nti Mukama waabwe, ye Mukama wammwe, ali mu ggulu era ye tasosola mu bantu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 Nammwe, bakama baabwe, mubakolenga bwe mutyo, nga mulekanga okutiisa, nga mumanyi nga Mukama waabwe era owammwe ali mu ggulu, so tewali kusosola mu bantu gy'ali. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 Nammwe, bakama baabwe, mubakolenga bwe mutyo, nga mulekanga okutiisa: nga mumanyi nga Mukama waabwe era owammwe ali mu ggulu, so tewali kusosola mu bantu gy'ali. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU9 Nammwe bakama baabwe, abaweereza mubayisenga mu ngeri ye emu; muleke kubawerera, nga mumanyi nti Mukama waabwe era owammwe ali mu ggulu era ye taliimu kusosola. See the chapterLuganda DC Bible 20039 Nammwe bakama b'abaddu muyisenga bwe mutyo abaddu bammwe mu mwoyo gwe gumu,nga temubatiisa. Mumanyi nti Mukama waabwe, era owammwe ali mu ggulu, era ye tasosola mu bantu. See the chapterLuganda Bible 20039 Nammwe bakama b'abaddu muyisenga bwe mutyo abaddu bammwe mu mwoyo gwe gumu,nga temubatiisa. Mumanyi nti Mukama waabwe, era owammwe ali mu ggulu, era ye tasosola mu bantu. See the chapter |