Abaefeso 6:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 nga mumanyi ng’ekirungi kyonna omuntu ky’akola, oba muddu oba wa ddembe, Mukama alimusasula empeera ennungi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 nga mumanyi nti buli muntu ekirungi ky'akola, ky'aliweebwa nate eri Mukama waffe, oba muddu oba wa ddembe. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 nga mumanyi nti buli muntu ekirungi ky'akola, ky'aliweebwa nate eri Mukama waffe, oba muddu oba wa ddembe. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 nga mumanyi nti buli omu, oba muddu oba si muddu, buli ky'aliba akoze empeera yaakyo aligifuna okuva ew'Omukama. See the chapterLuganda DC Bible 20038 Mumanye nti buli muntu, oba muddu, oba wa ddembe, buli kirungi ky'akola, Mukama ky'alimusasula. See the chapterLuganda Bible 20038 Mumanye nti buli muntu, oba muddu, oba wa ddembe, buli kirungi ky'akola, Mukama ky'alimusasula. See the chapter |