Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 6:6 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

6 Ekyo temukikola lwa kulabibwa, abantu balyoke babasiime, wabula mukolenga ng’abaddu ba Kristo nga mukola n’omutima gwammwe gwonna, nga Katonda bw’ayagala.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

6 si nga mu kuweereza okw'okungulu, ng'abaagala okusiimibwanga abantu; naye ng'abaddu ba Kristo, nga mukolanga n'omwoyo Katonda by'ayagala.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

6 si nga mu kuweereza okw'okungulu, ng'abaagala okusiimibwanga abantu; naye ng'abaddu ba Kristo, nga mukolanga n'omwoyo Katonda by'ayagala,

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

6 si lwa kulabibwa kyokka, kyenkana ng'abanoonya okutendebwa abantu, wabula nga bwe muli baweereza ba Kristu, mukole Katonda ky'ayagala n'omutima gwonna.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

6 Ekyo temukikola lwa kulabibwa, abantu balyoke babasiime, wabula ekyo Katonda ky'ayagala, mukikolenga n'omutima gwammwe gwonna, ng'abaddu ba Kristo.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

6 Ekyo temukikola lwa kulabibwa, abantu balyoke babasiime, wabula ekyo Katonda ky'ayagala, mukikolenga n'omutima gwammwe gwonna, ng'abaddu ba Kristo.

See the chapter Copy




Abaefeso 6:6

Follow us:

Advertisements


Advertisements