Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 6:18 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 nga musabiririranga mu ssaala zonna nga mwegayiririranga mu mwoyo buli kiseera. Mwekuumenga nga mugumiikirizanga, era nga mwegayiririranga abatukuvu, be bantu bonna aba Katonda.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 Musabenga buli kiseera mu Mwoyo n'okusaba n'okwegayiriranga kwonna. Mutunulenga n'okugumiikiriza nga musabiranga abatukuvu bonna.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 nga musabanga buli kiseera mu Mwoyo n'okusaba n'okwegayiriranga kwonna n'okwegayirirrianga abatukuvu kusaba okwo mu kunyiikiranga kwonna n'okwegayiririranga abatukuvu bonna.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

18 Mwegayirirenga ebbanga lyonna mu Mwoyo, nga muweereza essaala n'okuwanjaga. Olwa kino temukoowa kutunula nga musabira abatuukirivu,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

18 Bulijjo musabenga Katonda, nga mumwegayirira abayambe. Mumusabenga nga Mwoyo bw'anaabaluŋŋamyanga. Ekyo mukikolenga nga temuterebuka, musabirenga abantu ba Katonda bonna.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

18 Bulijjo musabenga Katonda, nga mumwegayirira abayambe. Mumusabenga nga Mwoyo bw'anaabaluŋŋamyanga. Ekyo mukikolenga nga temuterebuka, musabirenga abantu ba Katonda bonna.

See the chapter Copy




Abaefeso 6:18

Follow us:

Advertisements


Advertisements