Abaefeso 5:6 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Omuntu yenna tabalimbalimbanga n’ebigambo ebitaliimu. Katonda abonereza buli muntu yenna amujeemera. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 Omuntu yenna tabalimbanga n'ebigambo ebitaliimu, kubanga olw'ebyo obusungu bwa Katonda bujja ku baana abatawulira. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 Omuntu yenna tabalimbanga n'ebigambo ebitaliimu: kubanga olw'ebyo obusungu bwa Katonda bujja ku baana abatawulira. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU6 Tebabaguyanga n'ebigambo ebitaliimu; ebintu ng'ebyo bye bireetera Katonda okusunguwalira abajeemu. See the chapterLuganda DC Bible 20036 Walemenga kubaawo ababuzaabuza n'ebigambo ebitaliimu, kubanga olw'ebikolwa ebyo, obusungu bwa Katonda bukola ku bantu abajeemu See the chapterLuganda Bible 20036 Walemenga kubaawo ababuzaabuza n'ebigambo ebitaliimu, kubanga olw'ebikolwa ebyo, obusungu bwa Katonda bukola ku bantu abajeemu See the chapter |