Abaefeso 5:5 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Mukimanye era mukitegeerere ddala nga buli mwenzi, oba omugwagwa, oba eyeegomba, aba asinza bakatonda abalala, talina mugabo mu bwakabaka bwa Kristo ne Katonda. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Kubanga ekyo mukitegeerera ddala nga tewali mwenzi, oba mugwagwa, oba eyeegomba, ye oyo asinza ebifaananyi, alina obusika mu bwakabaka bwa Kristo ne Katonda. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Kubanga ekyo mukitegeerera ddala nga tewali mwenzi, oba mugwagwa, oba eyeegomba, ye oyo asinza ebifaananyi, alina obusika mu bwakabaka bwa Kristo ne Katonda. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU5 Kino mukitegeere nti teri museegu yenna, oba mugwagwa, oba alulunkanira ebintu, kwe kugamba nti oyo asinza balubaale, alina busika mu bwakabaka bwa Kristu n'obwa Katonda. See the chapterLuganda DC Bible 20035 Mumanyire ddala kino nti omwenzi, wadde akola eby'ensonyi oba alulunkanira eby'ensi, n'abifuula Katonda we, talina mugabo mu Bwakabaka bwa Kristo ne Katonda. See the chapterLuganda Bible 20035 Mumanyire ddala kino nti omwenzi, wadde akola eby'ensonyi oba alulunkanira eby'ensi, n'abifuula Katonda we, talina mugabo mu Bwakabaka bwa Kristo ne Katonda. See the chapter |