Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 5:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 Mwewale okwogera eby’ensonyi, n’eby’obusirusiru, n’okubalaata ebitasaana. Mwebazenga bwebaza Katonda.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 Tewaabeerangawo eby'ensonyi, newakubadde ebinyumizibwa eby'obusiru, newakubadde okubalaata, ebitasaana, naye waakiri wabeerengawo okwebazanga.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 newakubadde eby'ensonyi, newakubadde ebinyumizibwa eby'obusiru, newakubadde okubalaata, ebitasaana: naye waakiri okwebazanga.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

4 Eby'ensonyi, okunyumya eby'obusiru, n'okubalaata, ebyo tebibagwanidde, wabula mu mmwe mubeeremu kwebaza.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

4 Era temusaanira kwogera bya nsonyi, wadde eby'obusiru oba okubalaata, wabula mwebazenga Katonda.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

4 Era temusaanira kwogera bya nsonyi, wadde eby'obusiru oba okubalaata, wabula mwebazenga Katonda.

See the chapter Copy




Abaefeso 5:4

Follow us:

Advertisements


Advertisements