Abaefeso 5:29 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya29 Tewali n’omu yali akyaye omubiri gwe, wabula aguliisa era agujjanjaba nga Kristo bw’ajjanjaba Ekkanisa ye, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI29 Kubanga tewali muntu eyali akyaye omubiri gwe yennyini, naye aguliisa agujjanjaba, era nga Kristo bw'ajjanjaba ekkanisa; See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya29 Kubanga tewali muntu eyali akyaye omubiri gwe yennyini, naye aguliisa agujjanjaba, era nga Kristo bw'ajjanjaba ekkanisa; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU29 Kubanga tewabanga akyawa mubiri gwe, naye aguliisa, n'agulabirira, nga Kristu bw'alyowa Ekleziya, See the chapterLuganda DC Bible 200329 Tewali n'omu yali akyaye omubiri gwe, wabula aguliisa, agujjanjaba, nga Kristo bw'ajjanjaba ekibiina ky'abamukkiriza, See the chapterLuganda Bible 200329 Tewali n'omu yali akyaye omubiri gwe, wabula aguliisa, agujjanjaba, nga Kristo bw'ajjanjaba ekibiina ky'abamukkiriza, See the chapter |