Abaefeso 5:28 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya28 N’abasajja bwe batyo bwe basaana okwagalanga bakazi baabwe, nga bwe baagala emibiri gyabwe gyennyini. Ayagala mukazi we yeeyagala yekka. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI28 Era bwe kibagwanidde bwe kityo abasajja okwagalanga bakazi baabwe bennyini ng'emibiri gyabwe bennyini. Ayagala mukazi we yennyini, yeeyagala yekka. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya28 Era bwe kibagwanidde bwe kityo abasajja okwagalanga bakazi baabwe bennyini ng'emibiri gyabwe bennyini. Ayagala mukazi we yennyini, yeeyagala yekka: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU28 N'abasajja bwe balagirwa okwagalanga bwe batyo bakazi baabwe kyenkana ng'emibiri gyabwe gyennyini. Anti ayagala mukazi we nga yeeyagadde yennyini. See the chapterLuganda DC Bible 200328 N'abasajja bwe batyo bwe basaana okwagala bakazi baabwe, nga bwe baagala emibiri gyabwe gyennyini. See the chapterLuganda Bible 200328 N'abasajja bwe batyo bwe basaana okwagala bakazi baabwe, nga bwe baagala emibiri gyabwe gyennyini. See the chapter |