Abaefeso 4:31 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya31 Okunyiiga, n’obusungu, n’obukambwe, n’okukaayana, n’okuvuma, na buli kibi kyonna, biremenga kubeera mu mmwe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI31 Okukaawa kwonna n'obusungu n'obukambwe n'okukaayana n'okuvuma bibavengako, awamu n'ettima lyonna, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya31 Okukaawa kwonna n'obusungu n'obukambwe n'okukaayana n'okuvuma bibavengako, awamu n'ettima lyonna: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU31 Mu mmwe mubuliremu ddala akadubudubu, ennyiike, obusungu, okukaalaama, okuvuma, na buli ttima lyonna. See the chapterLuganda DC Bible 200331 Okunyiiga, okusunguwala, okukaayana, okuvuma, na buli bubi bwonna, bibavengamu. See the chapterLuganda Bible 200331 Okunyiiga, okusunguwala, okukaayana, okuvuma, na buli bubi bwonna, bibavengamu. See the chapter |