Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 4:19 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

19 Tebakyalina nsonyi, beemalidde mu bya buwemu, na mululu gwa kukola bya bugwenyufu ebya buli ngeri.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

19 Baafuuka bakakanyanyavu, ne beewaayo mu bwenzi, okukolanga eby'obugwagwa bwonna mu kwegomba.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

19 kubanga beerabira okulumwa, ne beewaayo mu bwenzi, okukolanga eby'obugwagwa bwonna mu kwegomba.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

19 Bafuuse bakakanyavu, bagwenyuse, balulunkanira buli ngeri ya bugwagwa.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

19 Tebakyalina nsonyi. Beemalidde mu bya buwemu, era balina omululu ogw'okukola eby'obugwenyufu ebya buli ngeri.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

19 Tebakyalina nsonyi. Beemalidde mu bya buwemu, era balina omululu ogw'okukola eby'obugwenyufu ebya buli ngeri.

See the chapter Copy




Abaefeso 4:19

Follow us:

Advertisements


Advertisements