Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 4:18 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 Amagezi gaabwe gajjudde ekizikiza. Tebalina mugabo mu by’obulamu bwa Katonda, kubanga bajjudde obutamanya era emitima gyabwe mikakanyavu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 nga balina ekizikiza mu magezi gaabwe, nga baabooleddwa okuva mu bulamu bwa Katonda olw'obutategeera obuli mu bo, obuleetebwa okukakanyala okw'omutima gwabwe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 nga bazikizibwa amagezi gaabwe, nga baawulibwa ku bulamu bwa Katonda olw'obutategeera obuli mu bo, olw'okukakanyala okw'omutima gwabwe;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

18 Bakutte enzikiza mu ntegeera yaabwe; beesuubye obulamu bwa Katonda olw'obutamanya obubalimu, kubanga baagugubya emitima gyabwe.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

18 Amagezi gaabwe gajjudde ekizikiza. Tebalina mugabo mu by'obulamu bwa Katonda, kubanga bajjudde obutamanya, era emitima gyabwe mikakanyavu.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

18 Amagezi gaabwe gajjudde ekizikiza. Tebalina mugabo mu by'obulamu bwa Katonda, kubanga bajjudde obutamanya, era emitima gyabwe mikakanyavu.

See the chapter Copy




Abaefeso 4:18

Follow us:

Advertisements


Advertisements