Abaefeso 4:15 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Tube ba mazima mu kwagala, tulyoke tukulire mu Kristo mu byonna, nga tweyongera okuba nga ye, Omutwe gw’Ekkanisa. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Naye, bwe twogeranga amazima mu kwagalana, tulyoke tukule okutuuka mu ye mu byonna, gwe mutwe, Kristo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 naye, bwe twogeranga amazima mu kwagalana, tulyoke tukule okutuuka mu ye mu byonna, gwe mutwe, Kristo; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU15 Naye mu kwogera amazima mu kwagala tujja kugenda nga tukula mu buli ngeri nga tufuukamu oyo omutwe gwaffe, Kristu; See the chapterLuganda DC Bible 200315 Naye tube ba mazima era abaagalana, tulyoke tukule mu byonna okutuuka ku kwegattira ddala ne Kristo, omutwe gwaffe. See the chapterLuganda Bible 200315 Naye tube ba mazima era abaagalana, tulyoke tukule mu byonna okutuuka ku kwegattira ddala ne Kristo, omutwe gwaffe. See the chapter |