Abaefeso 4:13 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya13 Ekyo kijja kutwongera okugenda mu maaso, okutuusa ffenna lwe tulibeera n’okukkiriza kumu, n’okumanyira ddala Omwana wa Katonda nga tukulidde ddala mu mwoyo okutuuka ku kigera eky’okubeera nga Kristo bw’ali. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI13 okutuusa lwe tulituuka fenna mu bumu obw'okukkiriza, n'obw'okutegeera Omwana wa Katonda, lwe tulituuka okuba omuntu omukulu okutuuka mu kigera eky'obukulu obw'okutuukirira kwa Kristo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya13 okutuusa lwe tulituuka fenna mu bumu obw'okukkiriza, n'obw'okutegeera Omwana wa Katonda, lwe tulituuka okuba omuntu omukulu okutuuka mu kigera eky'obukulu obw'okutuukirira kwa Kristo: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU13 okutuusa ffenna awamu lwe tulifuuka omu mu kukkiriza ne mu kumanya Omwana wa Katonda, tutuuke ku kubeera omuntu omu atuukiridde, ne ku kwenkanankana Kristu mu bujjuvu bw'obukulu bwe; See the chapterLuganda DC Bible 200313 okutuusa ffenna lwe tulibeera n'okukkiriza okumu, n'okumanya Omwana wa Katonda, tube bakulu mu by'omwoyo, abatuukiridde mu bulamu bwa Kristo. See the chapterLuganda Bible 200313 okutuusa ffenna lwe tulibeera n'okukkiriza okumu, n'okumanya Omwana wa Katonda, tube bakulu mu by'omwoyo, abatuukiridde mu bulamu bwa Kristo. See the chapter |