Abaefeso 4:10 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Oyo Kristo eyakka, ye wuuyo ddala eyalinnya ewala ennyo, n’ayisa waggulu w’eggulu lyonna, alyoke ajjule obwengula bw’ensi yonna. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 Eyakka era ye wuuyo eyalinnya waggulu ennyo okusinga eggulu lyonna, alyoke ajjuze byonna). See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 Eyakka era ye wuuyo eyalinnya waggulu ennyo okusinga eggulu lyonna, alyoke atuukirize byonna.) See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU10 Oyo eyakka ye omu eyayambuka n'atumbiira n'okuyisa eggulu lyonna alyoke ajjuze byonna. See the chapterLuganda DC Bible 200310 Oyo eyakka, ye wuuyo eyalinnya ewala ennyo, n'ayisa eggulu lyonna, alyoke ajjuze byonna. See the chapterLuganda Bible 200310 Oyo eyakka, ye wuuyo eyalinnya ewala ennyo, n'ayisa eggulu lyonna, alyoke ajjuze byonna. See the chapter |