Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 3:9 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Katonda eyatonda ebintu byonna yayagala nnyambe buli muntu okutegeera ebyekyama ebyali bikwekeddwa mu Katonda.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 n'okumulisizanga bonna balabe entegeka ye kyama kino bwe kiri, ekyakwekebwa okuva edda n'edda lyonna mu Katonda eyatonda byonna.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 n'okumulisizanga bonna balabe okugaba kw'ekyama bwe kuli, ekyakwekebwa okuva edda n'edda lyonna mu Katonda eyatonda byonna;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 n'okumanyisa abantu bonna ekyama kino nga bwe kigenda kikola. Kyali kikwekeddwa okuva ddi mu Katonda eyatonda byonna,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 Era yampa omukisa okumanyisa abantu bonna ebifa ku kyama kino, Katonda eyatonda byonna kye yali akisizza okuva edda n'edda lyonna.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

9 Era yampa omukisa okumanyisa abantu bonna ebifa ku kyama kino, Katonda eyatonda byonna kye yali akisizza okuva edda n'edda lyonna.

See the chapter Copy




Abaefeso 3:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements