Abaefeso 3:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Newaakubadde nga nze nsembayo wansi mu batukuvu bonna, naweebwa ekisa ekyo, okubuulira Abaamawanga emikisa egiri mu Kristo egitageraageraganyizika. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Nze, omuto okusinga abato ab'omu batukuvu bonna, nnaweebwa ekisa kino, okubuuliranga ab'amawanga obugagga bwa Kristo obutanoonyezeka; See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Nze, omuto okusinga abato ab'omu batukuvu bonna, nnaweebwa ekisa kino, okubuuliranga ab'amawanga obugagga bwa Kristo obutanoonyezeka; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 Nange, nze asemba mu batuukirivu bonna, eneema eno yampeebwa, ab'amawanga okubabuulira obugagga bwa Kristu obuteefumiitirizika, See the chapterLuganda DC Bible 20038 Nze asembayo mu bantu ba Katonda bonna, Katonda yampa omukisa guno okutegeeza ab'amawanga amalala Amawulire Amalungi ag'obugagga bwa Kristo obutaggwaawo. See the chapterLuganda Bible 20038 Nze asembayo mu bantu ba Katonda bonna, Katonda yampa omukisa guno okutegeeza ab'amawanga amalala Amawulire Amalungi ag'obugagga bwa Kristo obutaggwaawo. See the chapter |