Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 3:5 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

5 Mu biro eby’edda, tewali yali amanyi kyama ekyo okutuusa Omwoyo wa Katonda bw’akibikkulidde abatume be abatukuvu ne bannabbi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

5 Ekyo ekitaategeezebwa baana b'abantu, mu mirembe egy'edda nga kaakano bwe kibikkuliddwa abatume be abatukuvu ne bannabbi mu Mwoyo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

5 ekitaategeezebwa mu mirembe egy'edda abaana b'abantu, nga kaakano bwe kibikkuliddwa abatume be abatukuvu ne bannabbi mu Mwoyo;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

5 ekitaamanyisibwa bantu mu mirembe giri nga Mwoyo bw'akimanyisizza kaakano Abatume be abatukuvu n'abalanzi,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

5 Mu mirembe egy'edda, abantu tebaategeezebwa kyama kino, naye kaakano Katonda akibikkulidde abatume be abatukuvu n'abalanzi, ng'ayita mu Mwoyo Mutuukirivu.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

5 Mu mirembe egy'edda, abantu tebaategeezebwa kyama kino, naye kaakano Katonda akibikkulidde abatume be abatukuvu n'abalanzi, ng'ayita mu Mwoyo Mutuukirivu.

See the chapter Copy




Abaefeso 3:5

Follow us:

Advertisements


Advertisements