Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 2:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Edda naffe twatambuliranga mu kwegomba kw’emibiri gyaffe, nga tukola ebyo ebyegombebwanga omubiri n’ebirowoozo. Era okufaanana ng’abantu abalala bonna, naffe mu buzaaliranwa twali baakubonerezebwa ng’abalala bonna.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 Naffe fenna abo be twatambulirangamu edda mu kwegomba kw'omubiri gwaffe, nga tukolanga omubiri n'ebirowoozo bye byagala, ne tubeeranga olw'obuzaaliranwa abaana b'obusungu, nga n'abalala.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 era naffe fenna be twatambulirangamu edda mu kwegomba kw'omubiri gwaffe, nga tukolanga omubiri n'ebirowoozo bye byagala, ne tubeeranga olw'obuzaaliranwa abaana b'obusungu, nga n'abalala:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

3 Naffe ffenna edda twalinga kimu nabo, nga tutwalibwa amaddu g'omubiri gwaffe, nga tukola ebyo emibiri n'emitima gyaffe bye gyegomba; mu buzaale, nga tuli zzadde eryasunguwalirwa nga bwe kyali ku balala bonna.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

3 Naffe ffenna twali bajeemu nga bo, nga tutwalibwa okwegomba kwaffe okubi okw'omubiri, era nga tukola ebyo omubiri n'amagezi gaffe bye byagala. Okufaanana ng'abantu abalala bonna, naffe twali tuteekwa buteekwa okubonerezebwa Katonda.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

3 Naffe ffenna twali bajeemu nga bo, nga tutwalibwa okwegomba kwaffe okubi okw'omubiri, era nga tukola ebyo omubiri n'amagezi gaffe bye byagala. Okufaanana ng'abantu abalala bonna, naffe twali tuteekwa buteekwa okubonerezebwa Katonda.

See the chapter Copy




Abaefeso 2:3

Follow us:

Advertisements


Advertisements