Online Bible

- Advertisements -




Abaefeso 2:19 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

19 Noolwekyo temukyali baamawanga oba abagwira, wabula muli ba kika kimu n’abatukuvu, abantu ba Katonda, era muli ba mu nnyumba ya Katonda.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

19 Kale bwe mutyo temukyali bannamawanga na bayise, naye muli ba kika kimu n'abatukuvu, era ba mu nnyumba ya Katonda.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

19 Kale bwe mutyo temukyaali bannaggwanga na bayise, naye muli ba kika kimu n'abatukuvu, era ba mu nnyumba ya Katonda.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

19 Awo nno, temukyali bagwira oba basuze busuze, naye muli bannansi wamu n'abatuukirivu n'ab'omu maka ga Katonda.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

19 N'olwekyo temukyali Bannamawanga oba abagwira, wabula muli ba kika kimu n'abantu ba Katonda, era muli ba mu nnyumba ya Katonda.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

19 N'olwekyo temukyali Bannamawanga oba abagwira, wabula muli ba kika kimu n'abantu ba Katonda, era muli ba mu nnyumba ya Katonda.

See the chapter Copy




Abaefeso 2:19

Follow us:

Advertisements


Advertisements