Online Bible

- Advertisements -

Abaefeso 2:11 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

11 Noolwekyo mujjukire, ng’edda mmwe abaali Abaamawanga mu mubiri, abaayitibwanga abatali bakomole abo abeeyita abaakomolebwa, kyokka nga baakomolebwa mu mubiri na ngalo z’abantu,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

11 Kale mujjukire ng'edda mmwe, abaali ab'amawanga mu mubiri, Abakomole be bayita Abataakomolebwa, mu mubiri okukolebwa n'emikono;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

11 Kale mujjukire ng'edda mmwe, abaali ab'amawanga mu mubiri, Abakomole be bayita Abataakomolebwa, mu mubiri okukolebwa n'emikono;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

11 Awo no mujjukire ng'olumu mwali b'amawanga mu buzaale obw'omubiri, nga muyitibwa abatali batayirire abo abatayirire ab'okutayirirwa okwali okw'omubiri nga kukoleddwa bantu,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

11 Mmwe abaazaalibwa nga muli ba mawanga malala, Abayudaaya be bayita abatali bakomole (kubanga bo beeyita bakomole, abakomolebwa abantu) mujjukire bwe mwali mu biseera ebyayita.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

11 Mmwe abaazaalibwa nga muli ba mawanga malala, Abayudaaya be bayita abatali bakomole (kubanga bo beeyita bakomole, abakomolebwa abantu) mujjukire bwe mwali mu biseera ebyayita.

See the chapter Copy

Abaefeso 2:11

Follow us:

Advertisements

Advertisements