Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Et 3:2 - Luganda DC Bible 2003

2 Mukama n'aŋŋamba nti: ‘Tomutya, kubanga nja kumuwaayo ye, n'abantu be bonna, n'ensi ye mu mikono gyo, omukoleko kye wakola ku Sihoni kabaka w'Abaamori, eyabeeranga mu Hesubooni.’

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 Mukama n'aŋŋamba nti, ‘Tomutya, kubanga muwaddeyo gy'oli, ye n'abantu be, wamu n'ensi ye mu mukono gwo; era olimukola nga bwe wakola Sikoni kabaka w'Abamoli, abaatuulanga mu Kesuboni.’ ”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 Naye Mukama n’aŋŋamba nti, “Tomutya, kubanga oyo mmugabudde mu mukono gwo ye n’eggye lye lyonna n’ensi ye. Kale, mukole nga bwe wakola Sikoni Kabaka w’Abamoli abaabeeranga mu Kesuboni.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 Mukama n'aŋŋamba nti Tomutya: kubanga mmugabudde ye n'abantu be bonna n'ensi ye mu mukono gwo; era olimukola nga bwe wakola Sikoni kabaka w'Abamoli abaatuulanga mu Kesuboni.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

2 Omukama n'aŋŋamba nti: ‘Tomutya, kubanga mmuwaddeyo mu mikono gyo n'eggye lye lyonna n'ensi ye. Mukole nga bwe wakola Sikoni kabaka w'Abaamori, eyabeeranga mu Kesuboni.’

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

2 Mukama n'aŋŋamba nti: ‘Tomutya, kubanga nja kumuwaayo ye, n'abantu be bonna, n'ensi ye mu mikono gyo, omukoleko kye wakola ku Sihoni kabaka w'Abaamori, eyabeeranga mu Hesubooni.’

Sien die hoofstuk Kopieer




Et 3:2

Volg ons:

Advertensies


Advertensies