Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 9:2 - Luganda DC Bible 2003

2 okubuuza abantu b'e Sekemu nti: “Kiruwa kye musinga okusiima? Okufugibwanga batabani ba Yerubbaali ensanvu, oba omu okubafuganga? Mujjukire nga nze ndi wa musaayi gwammwe.”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 “Mbeegayiridde, mwogere abantu bonna ab'e Sekemu nga bawulira; mubabuuze nti, ‘kiriwa ekisinga obulungi; batabani ba Yerubbaali bonna ensanvu (70), okubafuganga oba omu okubafuganga?’ Era mujjukire nga nze ndi wa musaayi gwammwe.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 “Mubuuze kaakano ng’abatuuze b’e Sekemu bonna bawulira nti, ‘Kiki ekisingako obulungi? Batabani ba Yerubbaali bonna ensanvu okubafuganga oba omuntu omu y’aba abafuganga?’ Mujjukire nti ndi wa musaayi gwammwe.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 nti Mbeegayiridde, mwogerere mu matu g'abasajja bonna ab'e Sekemu nti Ekisinga obulungi gye muli kiruwa batabani ba Yerubbaali bonna, be bantu ensanvu, okubafuganga, nantiki omu okubafuganga? era mujjukire nga nze ndi wa ku magumba gammwe n'omubiri gwammwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

2 “Mubuuze abantu bonna ab'e Sekemu nti: ‘Kiruwa kye musinga okwagala, bazzukulu ba Yerubbaali bonna ensanvu okubafuga oba omu okubafuga?’ Mujjukire nti nze ndi musaayi gwammwe ddala.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda Bible 2003

2 okubuuza abantu b'e Sekemu nti: “Kiruwa kye musinga okusiima? Okufugibwanga batabani ba Yerubbaali ensanvu, oba omu okubafuganga? Mujjukire nga nze ndi wa musaayi gwammwe.”

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 9:2

Volg ons:

Advertensies


Advertensies