Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Zeffaniya 1:9 - Luganda Bible 2003

9 Ndibonereza abo bonna abaziza okulinnya ku mwango gw'omulyango, era abajjuza ennyumba ya mukama waabwe eby'obukambwe n'obukumpanya.”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 Awo ku lunaku olwo ndibonereza abo bonna ababuuka ku mulyango ne basinza, abajjuza ennyumba ya mukama waabwe eby'obukambwe n'obulimba.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Awo ku lunaku olwo ndibonereza abo bonna abeewala okulinnya ku muziziko, n’abo abajjuza ennyumba ya Mukama waabwe ebikolwa eby’obukambwe n’obulimba.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Awo ku lunaku olwo ndibonereza abo bonna ababuuka ku mulyango, abajjuza ennyumba ya mukama waabwe ekyejo n'obulimba.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

9 Ku olwo nzija kubonereza ababuuka omwango, abajjuzizza ekiggwa kya mukama waabwe n'obukambwe n'enkwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

9 Ndibonereza abo bonna abaziza okulinnya ku mwango gw'omulyango, era abajjuza ennyumba ya mukama waabwe eby'obukambwe n'obukumpanya.”

Sien die hoofstuk Kopieer




Zeffaniya 1:9

Volg ons:

Advertensies


Advertensies