Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Zeffaniya 1:4 - Luganda Bible 2003

4 “Ndibonereza ab'omu Buyudaaya, n'ab'omu Yerusaalemu bonna. Era ndizikiriza abasinza Baali, abakyasigaddewo mu kifo ekyo, waleme kubaawo wadde ajjukira bakabona be.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 “Ndibonereza ab'omu Yuda, n'ab'omu Yerusaalemi bonna. Ndizikiriza abasinza Baali abakyasigaddewo mu kifo ekyo era tewalibaawo ajjukira bakabona be.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 Ndigololera ku Yuda omukono gwange, era ne ku abo bonna abali mu Yerusaalemi; era ekitundu kya Baali ekifisseewo n’ennyumba ya Bakemali, bakabona abasinza ebifaananyi, ndibazikiriza okuva mu kifo kino,

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 Era ndigololera ku Yuda omukono gwange ne ku abo bonna abali mu Yerusaalemi; era ndimalawo ekitundu kya Baali ekifisseewo okuva mu kifo kino, n'erinnya lya Bakemali wamu ne bakabona;

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

4 “Omukono gwange nzija kugugololera ku Yuda ne ku bonna abasula mu Yeruzaalemu; mu kifo kino nzija kukutulako buli baasigalawo aba Baali, n'amannya g'emmandwa ne bakabona be,

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

4 “Ndibonereza ab'omu Buyudaaya, n'ab'omu Yerusaalemu bonna. Era ndizikiriza abasinza Baali, abakyasigaddewo mu kifo ekyo, waleme kubaawo wadde ajjukira bakabona be.

Sien die hoofstuk Kopieer




Zeffaniya 1:4

Volg ons:

Advertensies


Advertensies