Zeffaniya 1:3 - Luganda Bible 20033 abantu bonna n'ensolo, n'ebinyonyi n'ebyennyanja era ndisanyaawo aboonoonyi. Ndizikiriza abantu obutalekaawo n'omu. Nze Mukama nze njogedde. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 abantu bonna n'ensolo, n'ebinyonyi eby'omu bbanga n'ebyennyanja wamu n'abakola ebibi bonna. Ndizikiririza ddala abantu obutalekaawo n'omu. Nze Mukama nze njogedde.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 “Ndizikiriza abantu wamu n’ensolo; ndizikiriza ebinyonyi eby’omu bbanga n’ebyennyanja; ababi balisigaza ntuumu ya kafakalimbo; bwe ndimalawo abantu okuva ku nsi,” bw’ayogera Mukama. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Ndimalawo omuntu n'ensolo; ndizikiriza ennyonyi ez'omu bbanga n'eby'ennyanja ebiri mu nnyanja, n'enkonge wamu n'ababi: era ndimalawo abantu okuva ku maaso g'ensi, bw'ayogera Mukama. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU3 “nzija kwerawo abantu n'ebisolo; nzija kwerawo ebinyonyi eby'omu bbanga n'ebyennyanja mu nnyanja. Ababi ndibazikiriza; nzija kusaanyaawo abantu bonna wonna ku nsi,” Omukama y'agamba. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20033 abantu bonna n'ensolo, n'ebinyonyi n'ebyennyanja era ndisanyaawo aboonoonyi. Ndizikiriza abantu obutalekaawo n'omu. Nze Mukama nze njogedde. Sien die hoofstuk |