Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Yuda 1:9 - Luganda Bible 2003

9 Sso nga Mikayeli ssaabamalayika, bwe yali ayomba ne Sitaani, nga bakaayanira omubiri gwa Musa, teyaguma kumugamba bigambo bivuma ng'amusalira omusango, wabula yagamba nti: “Katonda akunenye!”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 Olaba ne Mikaeri, malayika omukulu, bwe yali akaayana ne Setaani ku mubiri gwa Musa, teyayaŋŋaanga ku muvuma, naye yagamba nti, “ Mukama akunenye.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Kale newaakubadde nga Mikayiri, ye malayika asinga obukulu, naye bwe yali akaayana ne Setaani ku mulambo gwa Musa, teyamuvuma wabula yagamba bugambi nti, “Mukama akunenye!”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Naye Mikaeri, malayika omukulu, bwe yayomba ne Setaani n'ayogera naye olw'omubiri gwa Musa, teyayaŋŋanga kumuleetako musango gwa kuvuma, naye yagamba nti Mukama akunenye.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

9 Sso nga ne Mikayeli Ssaabamalayika, bwe yali yeezooba ne Sitaani ng'akaayana ku mubiri gwa Musa, teyaguma kumulamula mu ngeri yandimuvumye; yagamba bugambi nti: “Omukama akukomeko.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

9 Sso nga Mikayeli ssaabamalayika, bwe yali ayomba ne Sitaani, nga bakaayanira omubiri gwa Musa, teyaguma kumugamba bigambo bivuma ng'amusalira omusango, wabula yagamba nti: “Katonda akunenye!”

Sien die hoofstuk Kopieer




Yuda 1:9

Volg ons:

Advertensies


Advertensies