Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Yuda 1:8 - Luganda Bible 2003

8 Bano nabo bwe bali. Balimbwalimbwa ebirooto byabwe, ne bamalamu emibiri gyabwe ekitiibwa, ne banyooma obuyinza bwa Katonda, era ne bavuma abeekitiibwa ab'omu ggulu.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 Mu ngeri y'emu abantu abo mu kulootaloota kwabwe boonoona omubiri gwabwe, bagaana obuyinza ne bavvoola ne bamalayika ab'ekitiibwa.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 Mu ngeri y’emu abo abaloota bagwagwawaza omubiri, ate oludda ne banyooma obuyinza, ne bavvoola ne bamalayika.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 Naye era benkana nabo mu kulootaloota kwabwe nga basiiga omubiri empitambi era bagaana obukulu, era bavuma ab'ekitiibwa.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

8 Mu ngeri ye emu, na bano abali mu birooto baweebuula emibiri gyabwe, ne banyooma obukulu, ne bavuma ab'ebitiibwa ab'omu ggulu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

8 Bano nabo bwe bali. Balimbwalimbwa ebirooto byabwe, ne bamalamu emibiri gyabwe ekitiibwa, ne banyooma obuyinza bwa Katonda, era ne bavuma abeekitiibwa ab'omu ggulu.

Sien die hoofstuk Kopieer




Yuda 1:8

Volg ons:

Advertensies


Advertensies