Yuda 1:3 - Luganda Bible 20033 Abaagalwa, bwe nali nga nfuba okubawandiikira ku kulokolebwa kwaffe ffenna, ne ndaba nga nteekwa okubawandiikira, nga mbakubiriza okulwanirira okukkiriza, abatukuvu kwe baaweebwa omulundi ogumu ne biggwa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Abaagalwa, bwe nnali nga nfuba okubawandiikira ku bulokozi bwaffe fenna, nnalaba nga nteekwa okubawandiikira nga mbakubiriza okulwanirira ennyo okukkiriza, abatukuvu kwe baaweebwa omulundi ogumu. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Abaagalwa, nnali neesunga nnyo okubawandiikira ku bulokozi bwaffe bwe ntyo nawalirizibwa okubawandiikira nga mbazzaamu amaanyi nga mbegayirira mulwanirire okukkiriza abatukuvu kwe baaweebwa omulundi ogumu. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Abaagalwa, bwe nnali nga nfuba okubawandiikira eby'obulokozi bwaffe fenna, nnawalirizibwa okubawandiikira okubabuulirira okuwakaniranga ennyo okukkiriza abatukuvu kwe baaweebwa omulundi ogumu. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU3 Abaagalwa, newandibadde nga nayagala nnyo okubawandiikira ku bifa ku kulokoka kwaffe ffenna kwe tugabana, naye mpaliriziddwa okubawandiikira mbakubirize okulwanirira n'obuvumu okukkiriza okwaweebwa abatuukirivu olumu nga lwe lwamala. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20033 Abaagalwa, bwe nali nga nfuba okubawandiikira ku kulokolebwa kwaffe ffenna, ne ndaba nga nteekwa okubawandiikira, nga mbakubiriza okulwanirira okukkiriza, abatukuvu kwe baaweebwa omulundi ogumu ne biggwa. Sien die hoofstuk |