Aanlyn Bybel

- Advertensies -

Yuda 1:23 - Luganda Bible 2003

23 Abalala mubawonye, nga mubasika mu muliro; n'abalala mubeegendereze mu kubakwatirwa ekisa, nga mukyawa n'ekyambalo ekyonooneddwa empisa embi.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

23 era abalala mubalokolenga, nga mubakwakkula okubaggya mu muliro; era abalala mubasaasirenga mu kutya; nga mukyawa ekyambalo omubiri kye gwasiiga amabala.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

23 n’abalala mufubenga okubawonya nga mubakwakkula mu nnimi z’omuliro, n’abalala mubatuuse eri Mukama nga muyita mu kubalaga ekisa ng’aboonoonyi, wabula mukyawe ekyambalo, ekijjudde amabala agakiteekeddwako omubiri gwabwe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

23 era abalala mubalokolenga, nga mubakwakkula okubaggya mu muliro; era abalala mubasaasirenga mu kutya; nga mukyawa ekyambalo omubiri kye gwasiiga amabala.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

23 abalala mubawonye mu muliro nga mubasikayo; abandi mubakwate na kisa, naye nga mutya, nga mukyayira ddala ekyambalo ekijamawaziddwa omubiri.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

23 Abalala mubawonye, nga mubasika mu muliro; n'abalala mubeegendereze mu kubakwatirwa ekisa, nga mukyawa n'ekyambalo ekyonooneddwa empisa embi.

Sien die hoofstuk Kopieer

Yuda 1:23

Volg ons:

Advertensies

Advertensies