Yuda 1:18 - Luganda Bible 200318 Baabagamba mmwe nti: “Mu nnaku ez'oluvannyuma, walibaawo abasekerera abakkiriza, era abagoberera okwegomba kwabwe okubi, nga tebassaamu Katonda kitiibwa.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 bwe baabagamba nti, “Mu biro eby'oluvannyuma walibaawo abantu abalibasekerera, nga batambulira mw'ebyo bye beegomba, era nga tebatya Katonda.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 bwe baabagamba nti, “Mu nnaku ez’oluvannyuma walijjawo abantu abalibasekerera, nga beegomba nga bwe baagala, nga batambulira mu bitasiimibwa Katonda.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 bwe baabagamba nti Mu biro eby'oluvannyuma walibaawo abasekerezi abatambula ng'okwegomba kwabwe bo bwe kuli okw'obutatya Katonda. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU18 bwe baabagamba nti: “Mu nnaku ez'oluvannyuma walijjayo abaduuze abagoberera amaddu gaabwe amakafiiri.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200318 Baabagamba mmwe nti: “Mu nnaku ez'oluvannyuma, walibaawo abasekerera abakkiriza, era abagoberera okwegomba kwabwe okubi, nga tebassaamu Katonda kitiibwa.” Sien die hoofstuk |