Yuda 1:16 - Luganda Bible 200316 Be bo abatolotooma, abeemulugunya, era abagoberera okwegomba kwabwe okubi. Akamwa kaabwe koogera ebigambo eby'okwekulumbaza, era bawaanawaana abalala, olw'okwegasa bennyini. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 Abo be beemulugunya, be banyiiga, abatambula ng'okwegomba kwabwe bwe kuli, era aboogerera waggulu ebigambo eby'okwewaana, era olaba bassaamu abantu ekitiibwa nga balina kye babagalako. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Beemulugunya, era bakola buli kye beegomba, era nga boogerera waggulu ebigambo eby’okweraga; era olaba bassizzaamu omuntu ekitiibwa ng’omanya nti balina kye bamwagalako. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Abo be beemulugunya, be banyiiga, abatambula ng'okwegomba kwabwe bwe kuli (n'akamwa kaabwe koogera ebigambo ebiyinga okukulumbala), nga bassaamu abantu ekitiibwa olw'amagoba. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU16 Abantu abo batolooma, beemulugunya; bagoberera maddu gaabwe gokka, ba kamwa akoogera eby'okwewaana, abasuutasuuta abantu okubaako kye beefunira. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200316 Be bo abatolotooma, abeemulugunya, era abagoberera okwegomba kwabwe okubi. Akamwa kaabwe koogera ebigambo eby'okwekulumbaza, era bawaanawaana abalala, olw'okwegasa bennyini. Sien die hoofstuk |