Yuda 1:15 - Luganda Bible 200315 okusalira abantu bonna omusango gusinge bonna abatatya Katonda, olwa byonna bye baakolera mu butamutya, n'olw'ebigambo byonna ebibi, aboonoonyi abatamutya bye baamwogerako.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 okusalira bonna omusango, n'okusinza omusango bonna abatatya Katonda olw'ebikolwa byabwe byonna bye bakoledde mu butatya Katonda, n'olw'ebigambo byabwe byonna ebikakanyavu aboonoonyi abatatya Katonda bye bamwogeddeko.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Alireeta abantu bonna mu maaso ge basalirwe omusango mu bwenkanya olw’ebikolwa byabwe bonna abatatya Katonda, bye baakola mu bugenderevu, n’olw’ebigambo byonna ebizibu abakozi b’ebibi bye bamwogeddeko eby’obutatya Katonda.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 okuleeta omusango ku bonna, n'okusinza omusango bonna abatatya Katonda olw'ebikolwa byabwe byonna bye bakoledde mu butatya Katonda, n'olw'ebigambo byabwe byonna ebikakanyavu aboonoonyi abatatya Katonda bye bamwogeddeko. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU15 okujja okusalira omusango bonna, n'okuvunaana bonna abatatya Katonda olw'enneeyisa yaabwe yonna embi enkafiiri, n'olw'ebigambo byonna ebitasanyusa aboonoonyi abo ababi bye bamuvumyemu.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200315 okusalira abantu bonna omusango gusinge bonna abatatya Katonda, olwa byonna bye baakolera mu butamutya, n'olw'ebigambo byonna ebibi, aboonoonyi abatamutya bye baamwogerako.” Sien die hoofstuk |