Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Yuda 1:12 - Luganda Bible 2003

12 Embaga zammwe mwe mulagira okwagalana, baziziyiza okugenda obulungi. Bo bajjirira kulya, nga tebakwatibwa na nsonyi okwefaako bokka. Bali ng'ebire ebitwalibwa embuyaga, ne bitavaamu nkuba. Bali ng'emiti egitaliiko bibala mu makungula, egifiiridde ddala, ne gisimbulwa n'emirandira.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

12 Abo baba nga amabala amabi ku mbaga zammwe ez'okwagalana, nga tebatya kwerigomba, nga beefaako bokka, nga bali ng'ebire ebitaliimu mazzi ebitwalibwa empewo; emiti egiwaatula, egitalina bibala, egyafa emirundi ebiri, egyakuuliibwa n'emirandira;

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

12 Abantu bano bwe bajja ne babeegattamu nga muli ku mbaga zammwe ez’okumanyagana, baba ng’amabala amabi, nga tebatya, nga beefaako bokka, nga bali ng’ebire ebitaliimu mazzi ebitwalibwa empewo; oba ng’emiti egiwaatudde, egitaliiko bibala, egyafa emirundi ebiri, egyakuulibwa n’emirandira;

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

12 Bano ge mayinja agatalabika mu mbaga zammwe ez'okwagalana bwe balya nammwe, abasumba abeerunda bokka awatali kutya; ebire ebitaliimu mazzi nga bitwalibwa empewo; emiti egiwaatula, egitalina bibala, egyafa awabiri, egyakuulibwa n'emmizi;

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

12 Bano bali nga mabala ku mbaga zammwe ez'okussa ekimu; bajja okulya nammwe awatali na kafansonyi, nga beefaako bokka. Bali ng'ebire omutali mazzi empewo by'ekuŋŋuusa; miti okutali bibala ku nkomerero y'omwaka, egifudde emirundi ebiri n'okusindulwa ne gisindulwa;

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

12 Embaga zammwe mwe mulagira okwagalana, baziziyiza okugenda obulungi. Bo bajjirira kulya, nga tebakwatibwa na nsonyi okwefaako bokka. Bali ng'ebire ebitwalibwa embuyaga, ne bitavaamu nkuba. Bali ng'emiti egitaliiko bibala mu makungula, egifiiridde ddala, ne gisimbulwa n'emirandira.

Sien die hoofstuk Kopieer




Yuda 1:12

Volg ons:

Advertensies


Advertensies