Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Yuda 1:11 - Luganda Bible 2003

11 Zibasanze, kubanga ekkubo bakutte lya Kayini. Olw'okwagala ebyokufuna, bagudde mu nsobi ya Balamu. Bajeemye nga Koora, ne bazikirira nga ye.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

11 Zibasanze! kubanga batambulira mu kkubo lya Kayini, olw'okwagala okufuna bakoze nga Balamu, bakuzikirira mu bujeemu nga Koola.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

11 Zibasanze abo! Kubanga bagoberera ekkubo lya Kayini, era bakola buli kye basobola okufunamu ensimbi okufaanana nga Balamu, era ne bajeemera Katonda nga Koola bwe yakola, noolwekyo balizikirizibwa.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

11 Zibasanze! kubanga batambulira mu kkubo lya Kayini, ne baddukira mu kukyama kwa Balamu olw'empeera, ne babuulira mu kuwakana kwa Koola.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

11 Zibasanze! Ekkubo bakutte lya Kayini; olw'okufuna empeera, bawondedde bunnambiro ensobi ya Balaamu, ne bazikiririra mu bujeemu bwa Kora.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

11 Zibasanze, kubanga ekkubo bakutte lya Kayini. Olw'okwagala ebyokufuna, bagudde mu nsobi ya Balamu. Bajeemye nga Koora, ne bazikirira nga ye.

Sien die hoofstuk Kopieer




Yuda 1:11

Volg ons:

Advertensies


Advertensies