Tito 3:8 - Luganda Bible 20038 Ekyo kya mazima. Era ebyo njagala obikakasizenga ddala, abakkiriza Katonda balyoke beemalirenga ku kukola ebikolwa ebirungi. Ebyo birungi era bigasa abantu. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Ekigambo kino kyesigwa, ne ku bino njagala ggwe okukakasizanga ddala, abakkiriza Katonda bajjukirenga okussaako omwoyo ku bikolwa ebirungi. Ebyo birungi, era bigasa abantu: Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Ekigambo ekyo kyesigwa, era nkukuutira ebyo obinywezenga abakkiriza Katonda bajjukirenga okukola ebikolwa ebirungi; ebintu ebyo birungi era bigasa abantu. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Ekigambo kino kyesigwa, ne ku bino njagala ggwe okukakasizanga ddala, abakkiriza Katonda bajjukirenga okussaako omwoyo ku bikolwa ebirungi. Ebyo birungi, era bigasa abantu: Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU8 Ekyogerwa kino kya mazima. Njagala bino obikkaatirize, abo abakkirizza Katonda bafeeyo ku kukola ebikolwa ebirungi; ebintu ebyo birungi era biyamba abantu. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20038 Ekyo kya mazima. Era ebyo njagala obikakasizenga ddala, abakkiriza Katonda balyoke beemalirenga ku kukola ebikolwa ebirungi. Ebyo birungi era bigasa abantu. Sien die hoofstuk |