Tito 3:3 - Luganda Bible 20033 kubanga naffe ffennyini edda twali basirusiru era bajeemu, nga tuwabye, era nga tufugibwa okwegomba kwaffe okubi, n'amasanyu aga buli ngeri. Twali ba ttima era ab'obuggya, nga tukyayibwa, era nga tukyawagana. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Kubanga era naffe edda twali basirusiru, abatawulira, abalimbibwa, nga tuli baddu ba buli kwegomba okubi, n'ebinyumu ebitali bimu, nga tuli ba ttima era ab'obuggya, nga tukyayibwa abantu era nga tukyawagana ffekka na ffekka. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Kubanga naffe ffennyini twali basirusiru era abajeemu, nga tuwabye, era nga tufugibwa okwegomba kwaffe okubi, n’amasanyu aga buli ngeri, nga tuli ba ttima era ab’obuggya, nga tukyayibwa era nga tukyawagana. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Kubanga era naffe edda twali basirusiru, abatawulira, abalimbibwa, nga tuweereza okwegomba n'ebinyumu ebitali bimu, nga tubeera mu ttima n'obuggya, abeekyayisa, era nga tukyawagana. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU3 Olumu naffe twali basiru, nga tetuwulira, nga tuwubisiddwa, nga tufuuse baddu ba bika ebitali bimu ebya maddu n'amasanyu; mu bulamu bwaffe nga tuli ba kitimatima na buggya; nga tukyayiddwa ate naffe nga tukyawaganye; Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20033 kubanga naffe ffennyini edda twali basirusiru era bajeemu, nga tuwabye, era nga tufugibwa okwegomba kwaffe okubi, n'amasanyu aga buli ngeri. Twali ba ttima era ab'obuggya, nga tukyayibwa, era nga tukyawagana. Sien die hoofstuk |