Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Tito 1:9 - Luganda Bible 2003

9 Ateekwa okuba omuntu anywerera ku bigambo eby'amazima, nga bwe yabiyigirizibwa, alyoke asobole okunnyonnyola abantu enjigiriza entuufu, era n'okulaga obukyamu bw'abo abagiwakanya.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 anyweza ekigambo ekyesigwa ekiri ng'okuyigiriza kwaffe bwe kuli, alyoke ayinzenga okunyonnyola abantu enjigiriza entuufu, era n'okulaga obukyamu bwabo abagiwakanya.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Ateekwa okuba omuntu anywerera ku kigambo ekyesigwa, alyoke asobole okunnyonnyola abantu enjigiriza entuufu, n’okulaga obukyamu bw’abo abagiwakanya.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 anyweza ekigambo ekyesigwa ekiri ng'okuyigiriza kwaffe bwe kuli, alyoke ayinzenga okubuulirira mu kuyigiriza okw'obulamu, era n'okusinga abayomba naye.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

9 anywerera ddala ku kigambo eky'amazima nga bwe kyayigirizibwa, alyoke asobole okugumya abalala n'enjigiriza ennamu n'okukkirizisa abo abagiwakanya.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

9 Ateekwa okuba omuntu anywerera ku bigambo eby'amazima, nga bwe yabiyigirizibwa, alyoke asobole okunnyonnyola abantu enjigiriza entuufu, era n'okulaga obukyamu bw'abo abagiwakanya.

Sien die hoofstuk Kopieer




Tito 1:9

Volg ons:

Advertensies


Advertensies