Tito 1:6 - Luganda Bible 20036 Oyo gw'olonda, asaanye okuba nga taliiko ky'anenyezebwamu, era ng'alina omukazi omu. Abaana be bateekwa okuba nga bakkiriza, era nga tebabalirwa mu balalulalu, wadde mu batali bawulize, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 omuntu ateekwa okuba nga taliiko kya kunenyezebwa, nga musajja wa mukazi omu, ng'alina abaana abakkiriza, abataloopebwa nga balalulalu oba abajeemu. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Omuntu ateekwa okuba nga taliiko kya kunenyezebwa, nga musajja alina omukazi omu, era nga n’abaana baabwe bakkiriza, nga tebalina kibi kiyinza kuboogerwako era nga tebeenyigira mu bikolwa bya buseegu oba mu bujeemu. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 omuntu bw'atabangako musango, ng'alina omukazi omu, ng'alina abaana abakkiriza, abataloopebwa nga balalulalu, so si abatagonda. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU6 Bw'abaawo, abeere omuntu ataliiko kimuvunaanibwa, nga wa mukazi omu, ng'alina abaana abakkiriza, abataliiko musango gwa busaasaanyi oba ogw'obutawulira. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20036 Oyo gw'olonda, asaanye okuba nga taliiko ky'anenyezebwamu, era ng'alina omukazi omu. Abaana be bateekwa okuba nga bakkiriza, era nga tebabalirwa mu balalulalu, wadde mu batali bawulize, Sien die hoofstuk |