Tito 1:4 - Luganda Bible 20034 Nkuwandiikira ggwe Tito omwana wange ddala, mu kukkiriza kwaffe ffenna. Katonda Kitaffe ne Yesu Kristo Mukama waffe bakukwatirwe ekisa, era bakuwe emirembe. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 eri Tito, omwana wange ggeregere ng'okukkiriza kwaffe fenna bwe kuli; ekisa n'emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe ne Kristo Yesu Omulokozi waffe bibeerenga gy'oli. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 eri Tito omwana wange ddala ng’okukkiriza kwaffe ffenna okwa awamu bwe kuli, n’ekisa n’emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe ne Kristo Yesu omulokozi waffe. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 eri Tito, omwana wange ggeregere ng'okukkiriza kwaffe fenna bwe kuli: ekisa n'emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe ne Kristo Yesu Omulokozi waffe bibeerenga gy'oli. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU4 Ya Tito, mutabani wange olw'okukkiriza okutugatta awamu; eneema, okusaasira, n'emirembe okuva ewa Katonda Taata n'Omukama Kristu Yezu Mulokozi waffe. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20034 Nkuwandiikira ggwe Tito omwana wange ddala, mu kukkiriza kwaffe ffenna. Katonda Kitaffe ne Yesu Kristo Mukama waffe bakukwatirwe ekisa, era bakuwe emirembe. Sien die hoofstuk |