Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Tito 1:3 - Luganda Bible 2003

3 Ekiseera bwe kyatuuka, obulamu obwo n'abulagira mu bigambo, bye yankwasa mbitegeeze abantu, nga Katonda Omulokozi waffe bwe yalagira.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 naye mu ntuuko zaabyo yayolesa ekigambo kye mu kubuulira kwe nnateresebwa nze ng'ekiragiro kya Katonda Omulokozi waffe bwe kiri;

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 naye mu ntuuko zaabyo, yayolesa ekigambo kye mu kubuulira Enjiri, kwe nateresebwa ng’ekiragiro kya Katonda Omulokozi waffe bwe kiri,

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 naye mu ntuuko ze yalabisa ekigambo kye mu kubuulira kwe nnateresebwa nze ng'ekiragiro kya Katonda Omulokozi waffe bwe kiri;

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

3 ate akadde bwe kaatuuka, n'amanyisa ekigambo kye nga kirangirirwa, omulimu gwennyini ogwankwasibwa mu kiragiro ekyava ewa Katonda Mulokozi waffe.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

3 Ekiseera bwe kyatuuka, obulamu obwo n'abulagira mu bigambo, bye yankwasa mbitegeeze abantu, nga Katonda Omulokozi waffe bwe yalagira.

Sien die hoofstuk Kopieer




Tito 1:3

Volg ons:

Advertensies


Advertensies