Tito 1:14 - Luganda Bible 200314 Balemenga okussa omutima ku nfumo ez'obulimba ez'Ekiyudaaya, wadde ku biragiro, abantu abagaana amazima bye bagunja. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 balekeraawo okuwuliriza enfumo ez'obulimba ez'Ekiyudaaya n'ebiragiro by'abantu abakyama okuva ku mazima. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 balekeraawo okuwuliriza enfumo ez’Ekiyudaaya, n’ebiragiro abantu abakyama okuva ku mazima bye bagunja. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 balemenga okuwulira enfumo ez'obulimba ez'Ekiyudaaya n'ebiragiro by'abantu abakyuka okuleka amazima. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU14 ne batadda mu kuwuliriza nfumo za Kiyudaaya na biragiro bya bantu abaava ku mazima. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200314 Balemenga okussa omutima ku nfumo ez'obulimba ez'Ekiyudaaya, wadde ku biragiro, abantu abagaana amazima bye bagunja. Sien die hoofstuk |