Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Tito 1:11 - Luganda Bible 2003

11 Abo basaanye okusirisibwa, kubanga boonoona buli maka, nga bayigiriza ebitasaana, balyoke beefunire amagoba amabi.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

11 basaanye okuziyizibwa, kubanga abo be bavuunika ennyumba ennamba nga bayigiriza ebitabagwanidde, olw'amagoba ag'obukuusa.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

11 Basaanye okusirisibwa, kubanga boonoona buli maka, nga bayigiriza ebitabagwanidde, balyoke beefunire amagoba ag’obukuusa.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

11 abagwanira okuzibibwanga emimwa; kubanga abo be bavuunika ennyumba ennamba nga bayigiriza ebitabagwanidde, olw'amagoba ag'obukuusa.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

11 Bateekwa okusirisibwa, kubanga batabangudde amaka mangi nga bayigiriza ebintu bye batandiyigirizza olw'okugoba amagoba omutali.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

11 Abo basaanye okusirisibwa, kubanga boonoona buli maka, nga bayigiriza ebitasaana, balyoke beefunire amagoba amabi.

Sien die hoofstuk Kopieer




Tito 1:11

Volg ons:

Advertensies


Advertensies